1Ayi Mukama jjukira Dawudi
2Nga bwe yalayirira Mukama,
3ng’agamba nti, “Siriyingira mu nnyumba yange,
4Sirikkiriza tulo kunkwata
5okutuusa lwe ndimala okufunira Mukama ekifo;
6Laba, twakiwulirako mu Efulasa,
7Kale tugende mu kifo kye mw’abeera,
8Golokoka, Ayi Mukama, ogende mu kifo kyo mw’owummulira;
9Bakabona bo bambazibwe obutuukirivu,
10Ku lulwe Dawudi omuddu wo,
11Mukama Katonda yalayirira Dawudi
12Batabani bo bwe banaakuumanga Endagaano yange
13Kubanga Mukama yalonda Sayuuni,
14“Kino kye kifo mwe nnaawummuliranga emirembe gyonna;
15Nnaakiwanga omukisa ne nkiwa n’ebirungi,
16Bakabona baakyo, obulokozi bunaabanga kyambalo kyabwe;
17“Eyo gye ndyaliza batabani ba Dawudi obuyinza;
18Abalabe be ndibajjuza ensonyi,