We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Zabbuli 129

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Zabbuli 128 Zabbuli Zabbuli 130 →

1Isirayiri ayogere nti,

2Ddala bambonyaabonyezza nnyo okuva mu buvubuka bwange;

3Newaakubadde ng’omugongo gwange gujjudde enkovu olw’embooko ze bankubye

4kyokka Mukama mutuukirivu;

5Abo bonna abakyawa Sayuuni bagobebwe

6Babeere ng’omuddo ogumera waggulu ku nnyumba129:6 Obusolya bw’ennyumba z’omu Isirayiri zaalina ettaka waggulu ku zo eryali litabuddwamu evvu n’omusenyu. Enkuba bwe yatonnyanga, mwamerangamu omuddo, kyokka omuddo ogwo gwakalanga mangu ddala olw’omusana okugwakako kubanga emirandira gyagwo tegyagendanga wala wansi mu kasolya,

7Omukunguzi tagufaako, n’oyo asiba ebinywa agunyooma.

8Wadde abayitawo baleme kwogera nti,

← Zabbuli 128 Zabbuli Zabbuli 130 →

Zabbuli 129 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™