We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Zabbuli 114

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Zabbuli 113 Zabbuli Zabbuli 115 →

1Isirayiri bwe yava mu Misiri,

2Yuda n’afuuka omutukuvu wa Katonda,

3Ennyanja bwe yabalaba n’edduka;

4Ensozi ne zibuukabuuka ng’endiga zisseddume,

5Ggwe ennyanja, lwaki wadduka?

6Mmwe ensozi, lwaki mwabuukabuuka ng’endiga zisseddume,

7Kankana, ggwe ensi, mu maaso ga Mukama,

8eyafuula olwazi ekidiba eky’amazzi,

← Zabbuli 113 Zabbuli Zabbuli 115 →

Zabbuli 114 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™