1Mukuŋŋaane, weewaawo, mukuŋŋaane,
2ekiseera ekyategekebwa nga tekinnatuuka,
3Munoonye Mukama, mmwe mwenna abawombeefu ab’omu nsi,
4Gaza kirirekebwawo,
5Zibasanze mmwe ababeera ku lubalama lw’ennyanja,
6Olubalama lw’ennyanja ab’Akeresi gye babeera
7Olubalama lw’ennyanja luliba lwa kitundu ky’ennyumba ya Yuda ekyasigalawo
8Mpulidde okuvuma kwa Mowaabu
9Kale nga bwe ndi omulamu,
10Eno y’eriba empeera yaabwe olw’amalala gaabwe,
11Mukama aliba wa ntiisa gye bali
12Nammwe Abaesiyopiya, mulittibwa n’ekitala kyange.
13Aligololera omukono gwe ku bukiikakkono
14Ente n’endiga zinaagalamiranga wakati mu kyo,
15Kino kye kibuga ekya kyetwala,