We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Engero 5

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Engero 4 Engero Engero 6 →

1Mutabani, ossangayo omwoyo eri ebiragiro byange,

2olyoke oyige okusalawo okw’amagezi,

3Kubanga emimwa gy’omukazi omwenzi gitonnya omubisi gw’enjuki,

4naye enkomerero ya byonna, akaawa ng’omususa

5Ebigere bye bituuka mu kufa,

6Tafaayo ku kkubo lya bulamu,

7Kaakano, batabani bange mumpulirize,

8Mwewalenga omukazi oyo

9si kulwa nga mufiirwa ekitiibwa kyammwe,

10ate si kulwa nga b’otolina ky’obamanyiiko bakwavuwaza,

11Ku nkomerero y’obulamu bwo olisinda,

12Oligamba nti, “Nga nakyawa okulabulwa,

13era ne sigondera ddoboozi ly’abasomesa bange,

14Ntuuse ku njegoyego z’okuzikirira

15Onoonywanga amazzi ag’omu kidiba kyo,

16Ensulo zo zisaanye okukulukutira mu nguudo,

17Leka bibeere bibyo wekka,

18Kale leka ensulo yo ebeere n’omukisa,

19Ng’ennangaazi eyeeyagaza n’empeewo esanyusa,

20Lwaki mwana wange osendebwasendebwa omukazi omwenzi,

21Kubanga Mukama alaba amakubo g’omuntu gonna,

22Ebikolwa by’omukozi w’ebibi bimufuukira omutego,

23Alifa, kubanga yagaana okwekuuma,

← Engero 4 Engero Engero 6 →

Engero 5 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™