We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Engero 3

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Engero 2 Engero Engero 4 →

1Mwana wange, teweerabiranga bintu bye nakuyigiriza,

2kubanga bijja kuwangaaza obulamu bwo ku nsi,

3Amazima n’ekisa tobyerabiranga;

4Bw’otyo bw’onoofuna okuganja n’okusiimibwa

5Weesige Mukama n’omutima gwo gwonna,

6Mukama mukulembezenga mu by’okola byonna,

7Amagezi go tegakusigulanga,

8Onoofunanga obulamu mu mubiri gwo

9Mukama mugulumizenga n’eby’obugagga byo; n’ebibala ebisooka eby’ebintu byo byonna eby’omu nnimiro yo,

10olwo amaterekero go lwe ganajjulanga ebintu enkumu,

11Mwana wange tonyoomanga kukangavvula kwa Mukama,

12kubanga Mukama anenya oyo gw’ayagala,

13Aweereddwa omukisa oyo afuna amagezi,

14kubanga amagezi gasinga ffeeza

15Amagezi ga muwendo mungi okusinga amayinja ag’omuwendo omungi:

16Mu mukono gwago ogwa ddyo mwe muli obuwanguzi;

17Mu magezi mulimu essanyu,

18Amagezi muti gwa bulamu eri abo abagakwata ne baganyweza;

19Amagezi, Mukama ge yakozesa okuteekawo emisingi gy’ensi;

20n’okumanya kwe, kwe yakozesa okwawula obuziba bw’ennyanja,

21Mwana wange, beeranga n’okuteesa okulungi n’okusalawo ebisaana,

22binaabeeranga obulamu eri emmeeme yo,

23Bw’otyo bw’onootambulanga nga onyweredde mu kkubo lyo,

24Bw’onoogalamiranga toobenga na kutya,

25Totyanga kabenje kootomanyiridde,

26Kubanga Mukama y’anaabeeranga obwesigwa bwo,

27Tommanga birungi abo be bisaanira

28Togambanga muliraanwa wo nti,

29Totegekanga kukola bulabe ku muliraanwa wo,

30Tovunaananga muntu n’omu awatali nsonga

31Tokwatirwanga obuggya omuntu ayigganya abalala,

32kubanga omuntu omugwagwa wa muzizo eri Mukama,

33Ekikolimo kya Mukama kiri ku nnyumba y’ababi,

34Ddala ddala, Mukama anyooma abanyoomi,

35Ab’amagezi balisikira ekitiibwa,

← Engero 2 Engero Engero 4 →

Engero 3 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™