1Omukazi ow’amagezi yeezimbira ennyumba ye,
2Omuntu atambulira mu bugolokofu atya Mukama,
3Ebigambo by’omusirusiru bye bimuviirako okukubwa,
4Awataba nte nnume ezirima ebyagi biba bikalu,
5Omujulizi ow’amazima talimba,
6Omukudaazi anoonya amagezi n’atagalaba,
7Teweeretereza muntu musirusiru,
8Omutegeevu mugezi kubanga afaayo okutegeera by’akola,
9Abasirusiru banyooma okugololwa nga bakoze ensobi,
10Buli mutima gumanya okulumwa kwagwo,
11Ennyumba y’abakozi b’ebibi erizikirizibwa,
12Waliwo ekkubo erirabika nga ttuufu eri omuntu,
13Enseko zandibaawo naye ng’omutima gujjudde ennaku,
14Omuntu atalina kukkiriza alisasulwa empeera emusaanira olw’ebikolwa bye,
15Ow’amagezi amatono amala gakkiriza buli kigambo ky’awulira,
16Omuntu ow’amagezi atya Mukama n’aleka okukola ebibi,
17Omuntu asunguwala amangu akola eby’obusirusiru,
18Abatalina magezi basikira butaliimu,
19Abakozi b’ebibi balivuunamira abatuukirivu,
20Omwavu alagajjalirwa abantu nga ne muliraanwa we omutwaliddemu,
21Anyooma muliraanwa we akola kibi,
22Abateekateeka okukola ebibi, tebawaba?
23Buli mulimu ogukolebwa n’amaanyi gubaako amagoba,
24Abagezi bafuna engule ey’obugagga,
25Omujulizi ow’amazima awonya obulamu bw’abantu,
26Atya Mukama alina ekiddukiro eky’amaanyi,
27Okutya Mukama ye nsulo y’obulamu,
28Ekitiibwa kya kabaka kiri mu kuba n’abantu bangi,
29Omuntu omugumiikiriza aba n’okutegeera kungi,
30Omutima ogulina emirembe guwangaaza omuntu,
31Omuntu atulugunya abaavu anyooma oyo eyabatonda,
32Akacwano bwe kajja, omukozi w’ebibi agwa,
33Amagezi gabeera mu mutima gw’omuntu alina okutegeera,
34Obutuukirivu buzimba eggwanga,
35Kabaka asanyukira omuddu akola eby’amagezi,