1Muwulire ekigambo kya Mukama, mmwe abantu ba Isirayiri,
2Waliwo okukolima, n’okulimba, n’okutta,
3Ensi kyeneeva ekaaba,
4“Naye temuloopagana,
5Wakola ebibi emisana n’ekiro,
6Abantu bange bazikiridde olw’obutamanya.
7Gye beeyongera okuba abangi,
8Bagaggawalira ku bibi by’abantu bange,
9Era bwe kityo bwe kiriba eri abantu n’eri bakabona:
10“Balirya naye tebalikkuta,
11eri obwenzi,
12Abantu bange
13Baweerayo ssaddaaka ku ntikko z’ensozi,
14“Siribonereza bawala bammwe
15“Newaakubadde ggwe Isirayiri oyenda,
16Abayisirayiri bakakanyavu mu mitima
17Efulayimu yeegasse n’abasinza ebifaananyi,
18Ebyokunywa ne bwe bibaggwaako,
19Embuyaga kyeziriva zibatwala,