1Efulayimu buli lwe yayogeranga, abantu baakankananga.
2Ne kaakano bongera okwonoona;
3Kyebaliva babeera ng’olufu olw’oku makya,
4“Nze Mukama Katonda wo
5Nakulabirira mu ddungu,
6Bwe nabaliisa, bakkuta;
7Kyendiva mbalumba ng’empologoma,
8Ng’eddubu erinyagiddwako abaana baalyo,
9Ndibazikiriza mmwe Isirayiri,
10Kabaka wammwe ali wa, abalokole?
11Nabawa kabaka nga nsunguwadde,
12Omusango gwa Efulayimu guterekeddwa,
13Obubalagaze ng’obw’omukyala alumwa okuzaala bumujjira,
14“Ndibanunulayo mu maanyi g’emagombe,
15ne bw’anaakulaakulana mu baganda be.
16Abantu b’e Samaliya balivunaanibwa omusango gwabwe