1“Isirayiri bwe yali omwana omuto, namwagala,
2Naye buli lwe nayongeranga okuyita Isirayiri,
3Nze nayigiriza Efulayimu okutambula,
4Nabakulembera n’emiguwa egy’okusaasira okw’obuntu,
5“Tebaliddayo mu nsi ya Misiri,
6Ekitala kirimyansiza mu bibuga byabwe
7Abantu bange bamaliridde okunvaako.
8“Nnyinza ntya okukuleka ggwe Efulayimu?
9Siikole ng’obusungu bwange obungi bwe buli,
10Baligoberera Mukama;
11Balijja nga bakankana
12Efulayimu aneebunguluzza obulimba,