We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Mikka 7

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Mikka 6 Mikka

1Ddala zinsanze nze.

2Abantu abatya Katonda, baweddewo mu nsi;

3Emikono gyabwe gyombi mikugu mu kukola ebibi;

4Mu abo bonna asingamu obulungi, afaanana ng’omweramannyo;

5Tewesiga muntu n’omu,

6Kubanga omulenzi agaya kitaawe,

7Naye nze nnindirira Mukama nga nnina essuubi,

8Tonjeeyereza ggwe omulabe wange,

9Nnaagumikirizanga Mukama bw’anaabanga ambonereza,

10Olwo omulabe wange alikiraba,

11Olunaku olw’okuzimba bbugwe wo lulituuka,

12Mu biro ebyo abantu balijja gy’oli

13Ensi erifuuka matongo,

14Lunda abantu bo n’omuggo gwo,

15Nga bwe kyali mu nnaku ze mwaviiramu mu Misiri,

16Amawanga galikiraba ne gakwatibwa ensonyi,

17Balirya enfuufu ng’omusota,

18Katonda ki omulala ali nga ggwe,

19Alikyuka n’atukwatirwa ekisa nate; alirinnyirira ebibi byaffe,

20Olikola eby’amazima bye wasuubiza Yakobo,

← Mikka 6 Mikka

Mikka 7 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™