We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Yobu 27

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Yobu 26 Yobu Yobu 28 →

1Yobu n’ayongera okwogera kwe bw’ati nti,

2“Nga Katonda bw’ali omulamu, agaanye okusala ensonga yange mu mazima,

3gye nkomye okuba nga nkyalina obulamu mu nze,

4emimwa gyange tegijja kwogera butali butuukirivu,

5Sirikkiriza nti muli batuufu;

6Nzija kwongera okunywerera ku butuukirivu bwange obutabuleka;

7“Abalabe bange babeere ng’abakozi b’ebibi,

8Kubanga ssuubi ki oyo atalina Katonda ly’aba nalyo ng’asaliddwako,

9Katonda awulira okukaaba kwe

10Alifuna essanyu mu oyo Ayinzabyonna?

11Nzija kubayigiriza ebikwata ku maanyi ga Katonda;

12Weekalirize bino byonna bye mwerabiddeko,

13“Eno y’empeera Katonda gy’awa abakozi b’ebibi,

14Abaana be ne bwe baba bangi batya, enkomerero yaabwe kitala;

15Abo abaliwona kawumpuli, balifa ne baziikibwa,

16Wadde ng’atereka effeeza ng’enfuufu,

17ebyo bye yeeterekera omutuukirivu y’alibyambala,

18Ennyumba gy’azimba eribeera ng’ey’ekiwojjolo;

19Agenda okwebaka nga mugagga, naye ekyo tekiddemu kubaawo,

20Entiisa erimuzingako ng’amataba;

21Embuyaga ey’ebuvanjuba emutwalira ddala n’agenda;

22Emukuba awatali kusaasira,

23Erimukubira engalo zaayo,

← Yobu 26 Yobu Yobu 28 →

Yobu 27 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™