We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Yobu 16

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Yobu 15 Yobu Yobu 17 →

1Yobu n’addamu nti,

2“Mpulidde ebintu bingi ebiri nga bino;

3Ebigambo byammwe bingi, tebiikome?

4Nange nandyogedde nga mmwe, singa mmwe mubadde mu kifo kyange;

5Naye akamwa kange kandibazizzaamu amaanyi;

6“Ate bwe njogera, obulumi bwange tebuwona,

7Mazima ddala, Ayi Katonda, ommazeemu amaanyi;

8Onsibye n’onyweza ekinnumiririza ddala,

9Katonda annumba n’obusungu bwe n’anjuzaayuza,

10Abantu bayasamya emimwa gyabwe ne bansekerera;

11Katonda ampaddeyo eri omukozi w’ebibi,

12Nnali bulungi, n’anjuzaamu wakati;

13abakubi b’obusaale banneetoolodde.

14Annumba, emirundi n’emirundi,

15“Neetungidde ebikutiya eby’okukungubagiramu,

16Nzenna mmyuse amaaso olw’okukaaba,

17newaakubadde ng’emikono gyange tegirina bibi bye gikoze,

18“Ggwe ensi, tobikka ku musaayi gwange;

19Era kaakano omujulirwa wange ali mu ggulu;

20Mikwano gyange bansekerera,

21Ku lw’omuntu, yeegayirira eri Katonda

22“Emyaka mitono eginaayitawo

← Yobu 15 Yobu Yobu 17 →

Yobu 16 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™