We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Balam 5

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Balam 4 Balam Balam 6 →

1Ku olwo Debola ne Baraki mutabani wa Abinoamu ne bayimba bwe bati:

2“Mutendereze Mukama

3“Muwulirize mmwe bakabaka, musseeyo omwoyo mmwe abalangira;

4“Mukama, bwe wava e Seyiri,

5Ensozi ne zikankana awali Mukama, Oyo owa Sinaayi,

6“Ku mulembe gwa Samugali, mutabani wa Anasi,

7Abakulembeze mu Isirayiri baggwaawo

8Bwe beefunira abakulembeze5:8 abakulembeze, kyokka era Abayisirayiri baali bavudde ku Katonda omulamu nga bagoberera bakatonda abalala abalala,

9Omutima gwange guli eri abakulembeze b’Abayisirayiri,

10“Mukyogereko mmwe,

11Wulira oluyimba lw’abantu ku luzzi,

12Zuukuka, zuukuka Debola

13“Awo abakungu abaasigalawo

14Awo abaava mu kitundu kya Efulayimu ne baserengeta mu kiwonvu,

15Abalangira ba Isakaali baali wamu ne Debola;

16Kiki ekyakusigaza mu bisibo byo eby’endiga,

17Ab’ekika kya Gireyaadi baasigala mitala wa Yoludaani.

18Ab’ekika kya Zebbulooni baawaayo obulamu bwabwe,

19“Ku mugga gw’e Megiddo mu Taanaki,

20Emunyeenye zaalwana nga zisinziira mu ggulu,

21Omugga Kisoni gwabasanyizaawo ddala,

22Awo embalaasi ne zijja nga zirigita

23Malayika wa Mukama n’agamba nti, ‘Mukolimire Merozi5:23 Merozi kyali kibuga mu Nafutaali; abantu baamu tebeetabanga mu kulwana ntalo newaakubadde okuwamba abalabe abawanguddwa, abalabe abo ne bwe baabanga badduka.

24“Nga wa mukisa Yayeeri okusinga abakazi bonna!

25Bwe yasaba amazzi, yamuwa mata,

26Yakwata enkondo ya weema mu mukono gwe ogwa kkono,

27Amaanyi gaamuggwa n’agwa;

28“Nnyina wa Sisera yalingiriza mu ddirisa;

29Abazaana be abagezi baba tebanamuddamu

30‘Tebazudde omunyago era tebali mu kugugabana,

31“Ayi Mukama Katonda abalabe bo bazikirirenga bwe batyo nga Sisera.

← Balam 4 Balam Balam 6 →

Balam 5 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™