We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Yeremiya 2

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Yeremiya 1 Yeremiya Yeremiya 3 →

1Ekigambo kya Mukama Katonda ne kinzijira nga kigamba nti,

2“Genda olangirire nga Yerusaalemi ewulira nti:

3Isirayiri wali mutukuvu wa Mukama,

4Muwulirize ekigambo kya Mukama mwe ezzadde lya Yakobo,

5Bw’ati bw’ayogera Mukama nti,

6Ne batagamba nako nti; “Ali ludda wa Mukama eyatuggya mu nsi y’e Misiri;

7Ne mbaleeta mu nsi engimu,

8Bakabona ne batabuuzaako nti, “Mukama ali ludda wa?”

9“Kyenva nnyongera okubalumiriza,”

10Muwunguke ennyanja mugende ku bizinga bya Kittimu mulabe;

11Waali wabaddewo eggwanga erikyusa bakatonda baalyo,

12Wewuunye ggwe eggulu,

13“Kubanga abantu bange bakoze ebibi bibiri,

14“Isirayiri muddu, omuddu omuzaale?

15Bamuwulugumirako ng’empologoma bw’ewuluguma,

16Ate era abasajja b’e Noofu n’e Tapeneesi

17Si ggwe weeretedde bino ng’ova ku Mukama Katonda wo,

18Kaakano olowooza onooganyulwamu ki

19Ebibi byo byennyini bye biri kubonereza,

20Mukama ow’eggye agamba nti,

21Songa nnali nkusimbye ng’oli muzabbibu omulungi,

22Kubanga ne bw’onaaba n’oluvu n’okozesa ne sabbuuni omungi,

23Oyinza otya okugamba nti, “Sseeyonoonanga,

24ng’endogoyi ey’omu nsiko

25Tokooya bigere byo,

26Ng’omubbi bw’aswala ng’akwatiddwa,

27nga bagamba emiti nti, “Ggwe kitange,”

28Kale bakatonda be weekolera baluwa?

29“Lwaki munneemulugunyiza?

30Abaana bammwe nababonereza naye nga bwerere,

31Mmwe ab’omulembe guno muwulirize ekigambo kya Katonda.

32Omuwala omuto ayinza okwerabira ebikomo,

33Ng’omanyi nnyo okukuba amakubo ag’okunoonya abanaakwagala!

34Engoye zo zijjudde omusaayi gw’abaavu

35ogamba nti, “Sirina musango,

36Lwaki ogenda ng’okyusakyusa

37Era n’eyo olivaayo

← Yeremiya 1 Yeremiya Yeremiya 3 →

Yeremiya 2 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™