We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Yobu 5

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Yobu 4 Yobu Yobu 6 →

1“Koowoola kaakano, waliwo anaakuyitaba?

2Obukyayi butta atalina magezi,

3Ndabye abasirusiru nga banywevu,

4Abaana baabwe tebalina bukuumi,

5Omuyala alya amakungula gaabwe

6Kubanga okulaba ennaku tekuva mu nsi,

7wabula abantu bazaalibwa kulaba nnaku,

8Naye nze, nzija kunoonya Katonda

9Akola ebikulu, ebitanoonyezeka,

10Atonnyesa enkuba ku nsi,

11Ayimusa abo abanyigirizibwa

12Aziyiza enkwe z’ababi,

13Agwikiririza abagezigezi mu bukujjukujju bwabwe,

14Ekizikiza kibabuutikira emisana,

15Naye aggya abali mu bwetaavu mu mukono gw’abo ab’amaanyi,

16Abaavu ne balyoka baba n’essuubi,

17“Alina omukisa omuntu Katonda gw’abuulirira;

18Kubanga ye y’afumita ate era y’anyiga,

19Alikuwonya mu buzibu bwa ngeri mukaaga.

20Mu njala alikuwonya okufa,

21Onookuumibwanga eri olulimi olukambwe,

22Oliseka ng’okuzikirira n’enjala bizze,

23Onoobanga n’enkolagana n’amayinja ag’omu nnimiro,

24Olimanya nti, ensiisira yo eri mirembe;

25Olimanya ng’ezzadde lyo liriba ddene,

26Olituusibwa ku ntaana yo nga wakaddiyira ddala,

27“Ekyo twakyekenneenya, kituufu.

← Yobu 4 Yobu Yobu 6 →

Yobu 5 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™