We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Yobu 40

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Yobu 39 Yobu Yobu 41 →

1Awo Mukama n’agamba Yobu nti,

2“Oyo anoonya okuyombera ebitaliimu anaayombesa Ayinzabyonna?

3Awo Yobu n’addamu Mukama nti,

4“Laba, sisaanidde, kiki kye nnaakuddamu?

5Njogedde omulundi gumu, so siddemu;

6Awo Mukama ng’ali mu muyaga ogw’amaanyi n’addamu Yobu nti,

7“Weesibe engoye zo onywere ng’omusajja.

8“Onojjulula ensala yange ey’emisango;

9Olina omukono ng’ogwa Katonda,

10Kale nno yambala ekitiibwa n’obukulu

11Yolesa obusungu bw’ekiruyi kyo

12Tunuulira buli musajja ow’amalala omukkakkanye

13Bonna baziikire wamu mu nfuufu,

14Nange kennyini ndyoke nzikirize,

15“Laba ekisolo ekyefaananyiriza ng’envubu

16nga kirina amaanyi mayitirivu mu kiwato kyakyo

17Kiwuuba omukira gwakyo ne guba ng’omukira gw’omuvule

18Amagumba gaakyo gali ng’enseke ez’ebikomo;

19Kibalibwa mu bitonde bya Katonda ebisooka,

20Weewaawo ensozi zikireetera emmere,

21Wansi w’ebisiikirize by’emiti egy’amaggwa, we kyebaka,

22Ebisiikirize by’emiti bikibikkako,

23Laba omugga ne bwe gusiikuuka tekyekanga;

24Eriyo omuntu yenna ayinza okukikwata,

← Yobu 39 Yobu Yobu 41 →

Yobu 40 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™