1“Yimuka, oyake, kubanga ekitangaala kyo kizze kyase
2Kubanga laba ensi eribikkibwa ekizikiza
3Amawanga galijja eri omusana gwo
4“Yimusa amaaso go olabe;
5Kino oli wakukirabako ojjule essanyu,
6Ebisibo by’eŋŋamira birijjula ensi yammwe,
7N’ebisibo byonna eby’e Kedali birikukuŋŋanyizibwa,
8“Bano baani abaseyeeya nga ebire,
9Ddala ddala ebizinga bitunuulidde nze;
10“Abaana b’abamawanga amalala balizimba bbugwe wo,
11Emiryango gyo ginaabanga miggule bulijjo,
12Kubanga eggwanga oba obwakabaka ebitakuweereze byakuzikirira.
13“Ekitiibwa kya Lebanooni kirikujjira,
14Batabani baabo abaakunyigirizanga balijja okukuvuunamira;
15“Wadde nga wali olekeddwa awo ng’okyayibbwa,
16Olinywa amata ag’amawanga.
17Mu kifo ky’ekikomo ndireeta zaabu,
18Okutabukatabuka tekuddeyo kuwulirwa mu nsi yo,
19Enjuba si yeenekumulisizanga emisana,
20Enjuba yo terigwa nate,
21Abantu bo babeere batuukirivu,
22Asembayo okuba owa wansi alyala n’aba lukumi,