1Abantu abatuukirivu bazikirira,
2Ayingira mu mirembe
3“Naye mmwe mujje musembere wano batabani b’omukazi omufumu
4Muzannyira ku ani?
5Mwaka ne mwegombera wansi w’emiti
6Bakatonda bo ge mayinja amaweweevu57:6 Amayinja amaweweevu gaakozesebwanga mu kusinza balubaale gosinziza mu biwonvu,
7Mwambuka ku ntikko z’ensozi okwenda
8Emabega w’enzigi zammwe
9Ne weekuba kalifuuwa omuyitirivu
10Amakubo go gonna gakuteganya ne gakukooya nnyo
11“B’ani abo be watya n’otekemuka n’obawuliriza,
12Nnaayolesa obutuukirivu bwo ne by’okola,
13Bw’okaabanga nga weetaaga obuyambi,
14Era kiryogerwa nti,
15Kubanga bw’atyo bw’ayogera oyo ali waggulu
16Kubanga sirirumiriza bantu bange emirembe n’emirembe
17Olw’okwegomba kwe okw’obutali butuukirivu nnali nzijjudde obusungu.
18Nalaba by’akola, naye ndimuwonya.
19Mirembe, era mirembe,
20Naye ababi bali ng’ennyanja esiikuuse,
21“Tewali mirembe, eri aboonoonyi,” bw’ayogera Katonda wange.