1Ka nnyimbire omwagalwa wange oluyimba
2Era n’agirima n’agiggyamu amayinja gonna,
3“Era kaakano abatuuze b’omu Yerusaalemi n’abasajja b’omu Yuda,
4Ate kiki kye nandikoledde ennimiro yange eno,
5Kaakano muleke mbabuulire
6Era ndigireka n’ezika,
7Ennyumba ya Isirayiri
8Zibasanze mmwe aboongera amayumba ku ge mulina,
9Mukama Katonda alayidde nga mpulira nti,
10Kubanga yika kkumi ez’ennimiro y’emizabbibu zinaavangamu ekibbo kimu,
11Zibasanze abo abakeera enkya ku makya
12Ababeera n’ennanga n’entongooli, ebitaasa n’endere,
13Abantu bange kyebavudde bagenda mu buwaŋŋanguse
14Amagombe kyegavudde gagaziya omumiro gwago,
15Buli muntu alitoowazibwa,
16Naye Mukama Katonda ow’Eggye aligulumizibwa olw’obwenkanya,
17Endiga ento ziryoke zirye ng’eziri mu malundiro gaazo,
18Zibasanze abo abasikaasikanya ebibi byabwe
19Aboogera nti, “Ayanguyeeko, ayite mu bwangu tulabe ky’anaakola.
20Zibasanze abo abayita ekibi ekirungi
21Zibasanze abo abeeraba ng’abalina amagezi,
22Zibasanze abo abazira mu kunywa omwenge
23abejjeereza abatemu olw’enguzi
24Kale ng’olulimi lw’omuliro bwe lwokya ekisagazi ekikalu,
25Noolwekyo obusungu bwa Mukama Katonda bubuubuukira ku bantu be,
26Era aliyimusiza eggwanga eriri ewala bbendera,
27Tewali n’omu akooye, tewali n’omu yeesittala.
28Obusaale bwabwe bwogi,
29Okuwuluguma kwabwe kuliba nga okw’empologoma,
30Era ku lunaku olwo baliwuumira ku munyago gwabwe