1Mumpulirize mmwe ebizinga,
2Yakola akamwa kange ng’ekitala eky’obwogi,
3Era n’aŋŋamba nti, “Ggwe muweereza wange, Isirayiri,
4Naye ne njogera nti, “Nteganidde bwereere,
5Era kaakano Mukama ayogera,
6Mukama agamba nti,
7Bw’ati bw’ayogera Mukama,
8Bw’ati bw’ayogera Mukama nti,
9nga mugamba abasibe nti, ‘Muveemu,’
10Tebaalumwenga njala newaakubadde ennyonta,
11Era ndifuula ensozi zange zonna okuba amakubo
12Laba, abantu bange balidda okuva ewala,
13Yogerera waggulu n’essanyu, era jjaguza ggwe ensi.
14Naye Sayuuni n’ayogera nti, “Mukama andese,
15“Nnyina w’omwana ayinza okwerabira omwana we gw’ayonsa,
16Laba, nkuwandiise mu bibatu by’engalo zange;
17Abaana bo banguwa okujja era abakuzimba balisukkuluma ku bakuzikiriza
18Yimusa amaaso go otunule enjuuyi zonna olabe.
19“Wadde nga wazika n’olekebwa awo ensi yo n’ezikirizibwa,
20Abantu bo abazaalibwa mu buwaŋŋanguse
21N’olyoka oyogera mu mutima gwo nti,
22Bw’atyo bw’ayogera Mukama Katonda nti, “Laba, ndikolera abamawanga obubonero
23Era bakabaka be balibeera ba kitammwe babalabirire,
24Omunyago guyinza okuggyibwa ku mutabaazi,
25Naye bw’ati bw’ayogera Mukama:
26Ndiriisa abakujooga ennyama yaabwe bo.