We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Isaaya 3

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Isaaya 2 Isaaya Isaaya 4 →

1Laba kaakano, Mukama,

2Omusajja ow’amaanyi, n’omusajja omulwanyi omuzira,

3Omuduumizi akulira ekibinja ky’amakumi ataano,

4“Era ndifuula abalenzi obulenzi okuba abafuzi baabwe,

5Era abantu balijooga bannaabwe,

6Ekiseera kirituuka

7Naye ku olwo lwennyini aliddamu nti,

8Kubanga Yerusaalemi kizikiridde

9Engeri gye batunulamu eragira ddala nga bwe balina omusango,

10Gamba abatuukirivu nti bo tebaabeeko mutawaana,

11Zisanze abakozi b’ebivve! Banaatuuka mu kuzikirira!

12Abantu bange banyigirizibwa abaana abato,

13Mukama Katonda ali mu kifo kye mu mbuga,

14Mukama Katonda asala omusango

15Lwaki mulinnyirira abantu bange,

16Mukama Katonda agamba nti,

17Mukama kyaliva aleeta amabwa ku mitwe gy’abakazi ba Sayuuni,

18Olunaku lujja Mukama lwaliggya ku bakazi b’omu Yerusaalemi ebintu byonna ebibaleetera amalala, ebikomo by’oku magulu, ebitambaala ebibikka ku mitwe, n’obukuufiira,

19ebyokumatu, ebyambalwa mu bulago, n’obutimba bw’omu maaso,

20ebyokumitwe, ebyokumikono, ebyomukiwato,

21empeta ez’oku ngalo n’ez’omu nnyindo,

22engoye ennungi, n’eminagiro, n’amaganduula, n’obusawo,

23n’endabirwamu, n’engoye ez’obutimba, n’eza linena, n’ebitambaala eby’oku mitwe ebinaanikiddwa n’amayinja ag’omuwendo, n’engoye ezibabikka.

24Mu kifo ky’akaloosa walibaawo kuwunya kivundu,

25Abasajja bo balittibwa kitala,

26N’enzigi za Sayuuni zirikaaba ne zikungubaga

← Isaaya 2 Isaaya Isaaya 4 →

Isaaya 3 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™