1Kungubagira abalangira ba Isirayiri,
2oyogere nti,
3N’ekuza emu ku baana baayo
4Amawanga gaawulira ebimufaako,
5“ ‘Awo bwe yalaba essuubi lye nga terituukiridde,
6N’etambulatambula mu mpologoma,
7N’emenyaamenya ebifo byabwe eby’amaanyi,
8Awo amawanga gonna ne gagirumba,
9Ne bakozesa amalobo okugisikayo,
10“ ‘Maama wo yali ng’omuzabbibu mu nnimiro
11Amatabi gaagwo gaali magumu,
12Naye gwasigulibwa n’ekiruyi
13Kaakano gusimbiddwa mu ddungu,
14Omuliro gwava ku limu ku matabi,