1Jjukiranga omutonzi wo mu nnaku ez’obuvubuka bwo,
2ng’enjuba n’obutangaavu,
3abakuumi b’enju mwe balikankanira,
4nga n’enzigi ez’olekedde enguudo zigaddwawo,
5nga batya buli kiwanvu
6Jjukira omutonzi wo ng’omuguwa gwa ffeeza tegunnakutuka
7ng’enfuufu edda mu ttaka mwe yava,
8Obutaliimu! Obutaliimu! Omubuulizi bw’agamba,
9Omubuulizi teyali mugezi kyokka, wabula yayigiriza n’abantu eby’amagezi. Yalowooza n’anoonyereza n’ayiiyaayo engero nnyingi.
10Omubuulizi yanoonyereza n’afuna ebigambo ebituufu byennyini, ne bye yawandiika byali byesimbu era nga bya mazima.
11Ebigambo by’abantu abagezi biri ng’emiwunda, engero zino ezakuŋŋaanyizibwa omusumba omu ziri ng’emisumaali egyakomererwa ne ginywezebwa ennyo.
12Mwana wange weekuume ekintu kyonna ekyongerwako.
13Kale byonna biwuliddwa;
14Kubanga Katonda alisala omusango olwa buli kikolwa;