We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Ekyamateeka Olwokubiri 32

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Ekyamateeka Olwokubiri 31 Ekyamateeka Olwokubiri Ekyamateeka Olwokubiri 33 →

1Tega okutu ggwe eggulu, nange nnaayogera,

2Okuyigiriza kwange ka kutonnye ng’enkuba,

3Kubanga ndirangirira erinnya lya Mukama;

4Lwe lwazi, emirimu gye mituukirivu,

5Beeyisizza ng’abagwenyufu gy’ali,

6Bwe mutyo bwe musasula Mukama Katonda,

7Jjukira ebiseera eby’edda,

8Ali Waggulu Ennyo bwe yagabanyiza amawanga ensi zaago

9Omugabo gwa Mukama Katonda be bantu be,

10Yamuyisanga mu ddungu,

11Ng’empungu bw’enyegenya ku kisu kyayo,

12Mukama Katonda yekka ye yamukulemberanga;

13Yamuteeka ku ntikko z’ensozi ez’ensi eyo,

14ne bbongo eyavanga mu biraalo, n’amata okuva mu bisibo,

15Yesuluuni yakkuta n’agejja n’asambagala;

16Baamukwasa obuggya olwa bakatonda abalala

17Baawaayo ssaddaaka eri baddayimooni, so si eri Katonda,

18Weerabira Olwazi eyakuzaala,

19Mukama Katonda bwe yakiraba n’abeegobako

20N’agamba nti, Nzija kubakweka amaaso gange

21Bankwasa obuggya ne bakatonda abalala,

22Kubanga obusungu bwange bukumye omuliro,

23Nzija kubatuumangako emitawaana

24Nnaabasindikiranga enjala namuzisa,

25Ekitala kinaabamalangako abaana baabwe

26Nalowoozaako ku ky’okubasaasaanya

27Naye ne saagala abalabe baabwe kubasosonkereza,

28Lye ggwanga omutali magezi,

29Singa baali bagezi ekyo bandikitegedde,

30Omusajja omu yandisobodde atya okugoba abantu olukumi,

31Kya mazima lwazi waabwe tali nga Lwazi waffe,

32Wayini waabwe ava mu terekero lya wayini wa Sodomu,

33wayini waazo bwe butwa bw’emisota

34Ekyo saakyeterekera,

35Okuwoolera eggwanga kwange, nze ndisasula.

36Mukama Katonda alisalira abantu omusango mu bwenkanya,

37N’alyoka abuuza nti, Kale nno bakatonda baabwe bali ludda wa,

38Baani abaalyanga amasavu ku ssaddaaka zaabwe,

39Mulabe kaakano, nga nze kennyini, nze Ye!

40Ngolola omukono gwange eri eggulu ne nangirira nti,

41bwe mpagala ekitala kyange ekimasamasa,

42Obusaale bwange ndibutamiiza omusaayi,

43Mujaguze mmwe amawanga awamu n’abantu be,

44Awo Musa n’ajja awamu ne Yoswa mutabani wa Nuuni, n’addamu ebigambo byonna eby’oluyimba olwo ng’abantu bonna bawulira.

45Musa bwe yamala okuddamu ebigambo ebyo byonna eri abaana ba Isirayiri,

46n’abagamba nti, “Mukwate ku mutima gwammwe ebigambo byonna bye mbategeezezza leero n’obuwombeefu obungi, mulyoke mulagire abaana bammwe bagonderenga n’obwegendereza ebigambo byonna eby’amateeka gano.

47Ebigambo ebyo si bya kusaagasaaga, wabula bye bigambo ebikwatira ddala ku bulamu bwammwe bwennyini. Okusinziira ku bigambo bino, mugenda kuwangaala nga muli mu nsi gye mugenda okusomokera omugga Yoludaani okugifuna.”

48Ku lunaku olwo lwennyini Mukama Katonda n’agamba Musa bw’ati nti,

49“Yambuka olinnyerinnye ku Lusozi Nebo oluli mu nsozi za Abalimu mu nsi ya Mowaabu, osusse amaaso Yeriko olengere ensi ya Kanani gy’empa abaana ba Isirayiri okuba obutaka bwabwe obw’enkalakkalira.

50Ku lusozi olwo lw’ojja okulinnya kw’olifiira okuŋŋaanyizibwe eri abantu bo, nga muganda wo Alooni bwe yafiira ku lusozi Koola, n’akuŋŋaanyizibwa eri abantu be.

51Kubanga mwembi mwanziggyamu obwesige mu maaso g’abaana ba Isirayiri ku mazzi g’e Meriba-Kadesi mu ddungu ly’e Zini, olw’okulemwa okussa ekitiibwa ekituukiridde mu butukuvu bwange mu maaso g’abaana ba Isirayiri.

52Noolwekyo ensi ojja kugirengera bulengezi, so toligiyingiramu, ensi gye mpa abaana ba Isirayiri.”

← Ekyamateeka Olwokubiri 31 Ekyamateeka Olwokubiri Ekyamateeka Olwokubiri 33 →

Ekyamateeka Olwokubiri 32 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™