1Ebigere byo nga birabika bulungi mu ngatto,
2Ekkundi lyo kibya kyekulungirivu,
3Amabeere go gali ng’abaana b’empeewo,
4Ensingo yo eri ng’omunaala ogw’amasanga.
5Omutwe gwo gukuwoomera ng’olusozi Kalumeeri,
6Ng’olabika bulungi, ng’osanyusa
7Oli muwanvu ng’olukindu,
8Nayogera nti, “Ndirinnya olukindu,
9n’akamwa ko nga nvinnyo esinga obulungi.
10Ndi wa muganzi wange,
11Jjangu, muganzi wange tugende ebweru w’ekibuga,
12Tukeere tugende mu nnimiro z’emizabbibu,
13Amadudayimu7:13 Amadudayimu gayamba mu by’okuzaala gawunya akawoowo,