1Ndi kimuli kya looza ekya Saloni,2:1 Ekimuli kya Looza ekya Saloni kimera ekisangibwa mu nsenyi z’omu bukiikaddyo bwa Kalumeeri.
2Ng’eddanga mu maggwa,
3Ng’omucungwa mu miti egy’omu kibira,
4Yantwala ku kijjulo,
5Munzizeemu amaanyi n’ezabbibu enkalu,
6Omukono gwe ogwa kkono guli wansi wa mutwe gwange,
7Mmwe abawala ba Yerusaalemi, mbakuutira,
8Wuliriza omwagalwa wange,
9Omwagalwa wange ali ng’empeewo oba ennangaazi ento.
10Omwagalwa wange yaŋŋamba nti,
11kubanga laba ttoggo aweddeko,
12Ebimuli bimulisizza,
13Omutiini2:13 Emitiini mu Isirayiri gibala emirundi ebiri mu mwaka. Amakungula agasinga galingawo mu biseera ebya ttoggo gubala ettiini zaagwo,
14Ggwe ejjiba lyange, eribeera mu njatika ez’omu njazi,
15Tukwatire ebibe,
16Muganzi wange, wange nzekka, era nange ndi wuwe;
17okutuusa obudde nga bukedde