1Muwulire ekigambo kino Mukama ky’aboogerako mmwe abaana ba Isirayiri, ennyumba yonna gye naggya mu Misiri.
2“Mu bantu bonna abali ku nsi,
3Abantu ababiri bayinza okutambulira awamu
4Empologoma ewulugumira mu kisaka
5Akanyonyi kayinza okugwa mu mutego
6Akagombe kavugira mu kibuga
7Naye ddala Mukama Katonda takola kintu kyonna
8Empologoma ewulugumye,
9Langirira eri ebigo by’e Asudodi
10Mukama agamba nti, “Abantu abajjuzza
11Noolwekyo bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti,
12Bw’ati bw’ayogera Mukama nti,
13“Muwulirize kino era mulumirize enju ya Yakobo yonna,” bw’ayogera Mukama Katonda Ayinzabyonna.
14“Ku lunaku lwe lumu lwe ndibonereza Isirayiri olw’ebibi bye,
15Era ndisaanyaawo ennyumba ebeerwamu mu biseera eby’obutiti,